Preface
Read
+
Publisher
Nainoia, Inc.
PO Box 462, Bellefonte, PA 16823
(814) 470-8028
Nainoia Inc, Publisher
LinkedIn/NAINOIA-INC
Third Party Publisher Resources
Request Custom Formatted Verses
Please contact us below
Submit your proposed corrections
I understand that the Aionian Bible republishes public domain and Creative Commons Bible texts and that volunteers may be needed to present the original text accurately. I also understand that apocryphal text is removed and most variant verse numbering is mapped to the English standard. I have entered my corrections under the verse(s) below. Proposed corrections to the Luganda Bible, Psalms Chapter 137 https://www.AionianBible.org/Bibles/Luganda---Luganda-Bible/Psalms/137 1) Twatuula ku mabbali g’emigga gy’e Babulooni, ne tukaaba amaziga bwe twajjukira Sayuuni. 2) Ne tuwanika ennanga zaffe ku miti egyali awo. 3) Abaatunyaga ne batulagira okuyimba, abaatubonyaabonya ne batulagira okusanyuka; nga bagamba nti, “Mutuyimbireyo lumu ku nnyimba za Sayuuni.” 4) Tunaayimba tutya oluyimba lwa Mukama mu nsi eteri yaffe? 5) Bwe nnaakwerabiranga, ggwe Yerusaalemi, omukono gwange ogwa ddyo gukale! 6) Olulimi lwange lwesibire waggulu w’ekibuno kyange singa nkwerabira, ggwe Yerusaalemi, ne sikulowoozaako okusinga ebintu ebirala byonna. 7) Jjukira, Ayi Mukama, batabani ba Edomu kye baakola, ku lunaku Yerusaalemi lwe kyawambibwa; ne baleekaana nti, “Kisuule, kimalirewo ddala n’emisingi gyakyo.” 8) Ggwe omuwala wa Babulooni, agenda okuzikirizibwa, yeesiimye oyo alikusasula ebyo nga naawe bye watukola. 9) Yeesiimye oyo aliddira abaana bo n’ababetentera ku lwazi. Additional comments?
Refresh Captcha
The world's first Holy Bible un-translation!