Preface
Read
+
Publisher
Nainoia, Inc.
PO Box 462, Bellefonte, PA 16823
(814) 470-8028
Nainoia Inc, Publisher
LinkedIn/NAINOIA-INC
Third Party Publisher Resources
Request Custom Formatted Verses
Please contact us below
Submit your proposed corrections
I understand that the Aionian Bible republishes public domain and Creative Commons Bible texts and that volunteers may be needed to present the original text accurately. I also understand that apocryphal text is removed and most variant verse numbering is mapped to the English standard. I have entered my corrections under the verse(s) below. Proposed corrections to the Luganda Bible, Psalms Chapter 1 https://www.AionianBible.org/Bibles/Luganda---Luganda-Bible/Psalms 1) Alina omukisa omuntu atatambulira mu kuteesa kw’ababi, era atayimirira mu kibiina ky’ababi, newaakubadde okutuula n’abo abanyooma ebya Katonda. 2) Naye asanyukira okugondera amateeka ga Mukama, era mu mateeka ago mw’alowooleza emisana n’ekiro. 3) Afaanana ng’omuti ogwasimbibwa ku mabbali g’omugga, ogubala ebibala byagwo mu ntuuko zaabyo, n’ebikoola byagwo tebiwotoka. Na buli ky’akola kivaamu birungi byereere. 4) Naye abakola ebibi tebakola bwe batyo. Bali ng’ebisusunku ebifuumuuliddwa. 5) Noolwekyo abakola ebibi tebaligumira lunaku lwa kusalirako musango; newaakubadde aboonoonyi okuyimirira mu kibiina ky’abatuukirivu. 6) Kubanga Mukama alabirira ekkubo ly’abatuukirivu, naye ekkubo ly’abakola ebibi liribula. Additional comments?
Refresh Captcha
The world's first Holy Bible un-translation!